GUNO MULIRO"KATIKIRO AVUDE MUMBERA NATABUKIRA ABAVUMA MPUGA"NFAFE WA BOBIWINE HAJI ASHRAF AMWANUKUDE

Published 2024-06-15

All Comments (21)
  • Haji Ashraf wamana ensonga oginyonyode mungeri eyekikuru eno generation yabavubuka munsiyona tebakyawuriza banabyabufuzi balude mumawoffisi nga babalimba mubitibwa byabwe nga Bambade amasuti Abavubuka Bagara kimu nkyukakyuka
  • @mykelkats3417
    Mukulu Kwezi kankubulire naffe tetwagala kuvuma naye bw'otunulira amaziga agali mu Uganda ng'abantu bafiirwa ebintu byabwe awatali kulowooza kuwa webanadda ng'ekisigadde eri munansi kuvuma eri oyo yena ey'ekiika mu nkyukakyuka aweweere. Thanks for the show
  • @lwazifiq6987
    Oyo RDC Wa Bosco tujja muvuma mpaka kuwulira bubi 😂😂😂😂
  • @mikengobya1250
    Naye bobi wine naye basiba bamuvuma tewali muntu alina control ku bantu abali ku social media
  • ALHAH OMUWAYIRIZA MOVEMENT TEBAVUMA BANTU.OLIMBA OGEZAKO OKUSIGA ENZIRO NRM.TOYAGALA KWOGERA AMAZIMA..
  • @user-pi6kn6jt7n
    Katikilo naye tatwasamila byatasobola abiveko waliwo amusibye ku bwa katikilo,batwesibako olumala nebatwasamila,nonsense 👌😏😙😙😙😙
  • @nakimariam1042
    Sebo mayega kati yawandika obubaaka bwa eid mukiffo kya kabaaka otuwandikira yiiii tumanyidwa
  • @alicekin8753
    Ashraf, Katikiro omwagala, kubintu byakoze Obuganda!!! Kati Kabaka yamuwangangusa, ekyo kirungi????
  • @alicekin8753
    Katikiro ajja kuvumwa nnyo nnyo mpaka kuwulira bubi, oba kudduka munsi